Category: Watchdog Uganda

Omubaka Sarah Opendi; Abavubi ba Museveni basusse okwebulankanya mu Palimenti tukole tutya

By Kizito Moses Buule Eyaliko Minisita we by’obulamu ebisookerwako era nga ye Mubaka omukyala owe Tororo Sarah Opendi agamba nti Ssabaminisita Robina Nabbanja n’abamyukabe basusse okwebulankanya mu Lukiiko lwe Ggwanga olukulu, kyagamba nti kivuddeko ensonga nnyingi ezetaagisa okutangaazibwa okuva ku ludda lwa Gavumenti okusigala mu bbanga. Bano be yayise abavubi ba Museveni agamba nti emirundi […]